1 Corinthians 9:7-9

7 aMuserikale ki ali mu magye nga yeesasula empeera? Muntu ki eyalima ennimiro y’emizabbibu naye n’aziyizibwa okulya ku bibala byayo? Oba ani alunda ekisibo n’atanywa ku mata gaamu? 8Ebyo mbyogera ku bwange ng’omuntu, etteeka nalyo si bwe ligamba? 9 bKubanga kyawandiikibwa mu mateeka ga Musa nti, “Tosibanga mumwa gwa nte ewuula eŋŋaano,” Mulowooza Katonda afa ku bya nte zokka,
Copyright information for LugEEEE